ดาวน์โหลดและฟังเพลง Akaffekye (Acoustic Version) พร้อมเนื้อเพลงจาก Rema Namakula

ฟังเพลงAkaffekye (Acoustic Version)

Rema Namakula18 ก.พ. 2022

เนื้อเพลง Akaffekye (Acoustic Version)

Akaffekye (Acoustic) - Rema Namakula

Lyrics by:Rema Namakula

Composed by:Rema Namakula

Aaahhmmm

 

Omanyi buli kimu

Kyabala mu nze

Lino taka jimu kwosiga

Nabala amatooke

Ndiko namayuni

Ndi musili gwa

Ffene n'embogga

Nze maama yansimba

N'omuddo Nakoola

Kati buli kimu kyabala

Yansunsula mu

Matabbi n'obukoola

Ebijimusa nabyo byanoga

Yafukilira bulungi

Ng'ekyeya kisusse

Akasana kaleme okuunjokya

Yankuza natuuka okumulisa

Nga buli kyesako

Kiri mu milimba

Nina bingi byotanalaba

Era bingi ebyekwese munda eyo

 

Nze eka bantendeka najula

Akafee che

 

Aah

 

Nina bingi byotanalaba gwe

Aah

Bingi ebyekwese munda eyo

 

Nze eka bantendeka najula

Akafee che

 

Njilako okulya akajaaja

Kachai akawoomu akasinga

 

Akakujamu akawewo

Nkubikengaaah

 

Nze maama yanyonsa bulungi

Buli kitundu kunze

Kiri mukifo kyakyo

Nalukibwa kalangabi

Nsansa ku mugoogwa

 

Luwombo lwe nkoko lwagalwa

Naye tonywelangako

By'otonywa

Otunulanga kunze honey

Stress etele egende

 

Nawulirako kuba kawomera

Kunze kwoli koma n'owoola

Ndi kubika love ebikunta

Obisibe mu kaveera

Ndi kubika love ebikunta

Obisibe mu kaveera

 

Nina bingi byotanalaba

Era bingi ebyekwese

Munda eyo

Nze eka bantendeka najula

Akafee che

Aah

 

Nina bingi byotanalaba gwe

 

Bingi ebyekwese munda eyo

Nze eka bantendeka najula

 

Akafee che

เกี่ยวกับเพลงนี้ :

Akaffekye (Acoustic Version) ได้ถูกปล่อยออกมาเมื่อ 18 ก.พ. 2022. ดาวน์โหลด JOOX Application เพื่อฟังเพลง Akaffekye (Acoustic Version), รับชมมิวสิควิดีโอ, ฟังเพลงออนไลน์ และอ่านเนื้อเพลงออนไลน์ได้ทันที Akaffekye (Acoustic Version) จาก Rema Namakula ฟังเพลง Akaffekye (Acoustic Version) และสนุกสนานไปกับเสียงเพลงได้ทุกที่ทุกเวลา

Tags ที่เกี่ยวข้อง :

Akaffekye (Acoustic Version) (โดย Rema Namakula), Akaffekye (Acoustic Version), Akaffekye (Acoustic Version) มิวสิควีดีโอ, Akaffekye (Acoustic Version) เนื้อเพลง, Rema Namakula เพลง