收听Liam Voice的Nsazewo歌词歌曲

Nsazewo

Liam Voice2023年4月21日

Nsazewo 歌词

Nelero nsazewo nsumulule byenina munsawo

Ntukirize omukago

Nsazewo nsukeko kunsalo oh eh

Onjagade byadala baby omberede ng'omusawo

Kiba kyabulyazamanya

Obutakuwa mukwano ka mama

Manyi sibyangu jetulaga the journey seems to be tough

Kwatilirako you hold on my love

Wano wetulaga you need to be tough

Era sibyangu ebikemo they take my love away

Batulemese to you know to fly away fly away

Leero nkutekako akaweta kange

Hmm Tufuke omu muntu wange

Ehh Leero nkuteka akaweta kange

Tufuke omu muntu wange

Hmm Oli saala jeyadamu katonda

Bweyali akutonda yawuliriza omutima no'mwoyo munda munda

Baby njagala ofune joy

Ndikwagala nga silina na hit afazali ndisima toi

Manyi sibyangu jetulaga the journey seems to be tough

Kwatilirako you hold on my love

Wano wetulaga you need to be tough

Era sibyangu ebikemo they take my love away

Batulemese to you know to fly away fly away

Leero nkutekako akaweta kange

Ohh I do

Hmm Tufuke omu muntu wange

Leero nkutekako akaweta kange

Ohh I do

Hmm Tufuke omu muntu wange

Oh yes I do yeah

 

Oh I do